Ewange Gye Nsula
Mu kisasi gye nsula,Bbinika bye bikopo!Ebigambo bijjira ku kamasu,Nga zziga lya Wammese.Mu kalippagano, zaakwebera,Ogukola tegukola,Ezaali essaala zaafuuka biwoobe!Enjuba yagaana okuzuukuka,Omutima gwagaana,Ku bitontome byange,Gwalema...